Bitte haben Sie einen Moment Geduld, wir legen Ihr Produkt in den Warenkorb.
Bitte haben Sie einen Moment Geduld, wir legen Ihr Produkt in den Warenkorb.
| ISBN | 9791126310883 |
|---|---|
| Sprache | Ganda-Sprache |
| Erscheinungsdatum | 24.03.2023 |
| Größe | 210 x 140 mm |
| Verlag | Urim Books USA |
| Lieferzeit | Lieferung innerhalb von 28 Werktagen |
| Herstellerangaben | Anzeigen Libri GmbH Europaallee 1 | D-36244 Bad Hersfeld gpsr@libri.de |
Omulimu guno gw'abo abayaayaana okutambulira mu bulamu obuwanguzi nga bafuna okukkiriza okutuufu okusobola okuddiza Katonda ekitiibwa, nga babunyisa okwagala kwa Katonda n'okugabana enjiri ya Mukama. Era mu myaka abiri egiyise mbuulidde obubaka bungi wansi w'omutwe "Okukkiriza" era okuyita mu kulonda obumu ku bwo n'okubusunsula mu ngeri ennung'amu, ekitabo kino kisobodde okufulumizibwa. Nsaba nti, Okukkiriza; kye kinyweza ebisuubirwa okubeera nga kikola ng'omunaala oguliko ekitangaala ekirung'amya abantu eri okukkiriza okutuufu eri emyoyo egitabalika . Embuyaga ekunta ng'edda yonna gyeyagala era tetusobola kugiraba n'amaaso gaffe. So ng'ate, bwe tulaba amakoola g'emiti nga gafuuyibwa embuyaga, tusobola okutegeera nti embuyaga w'eri. Mu ngeri y'emu, wadde tetusobola kulaba Katonda n'amaaso gaffe ag'okungulu, Katonda mulamu era ddala gyali. Yensonga lwaki okusinziira ku kukkiriza kwo mu Ye, okutuuka ku mutendera gwonna gw'oyagala, ojja kusobola okumulaba, omuwulire, owulire nti waali era omwerabireko okuyita mw'ebyo byakola.
| ISBN | 9791126310883 |
|---|---|
| Sprache | Ganda-Sprache |
| Erscheinungsdatum | 24.03.2023 |
| Größe | 210 x 140 mm |
| Verlag | Urim Books USA |
| Lieferzeit | Lieferung innerhalb von 28 Werktagen |
| Herstellerangaben | Anzeigen Libri GmbH Europaallee 1 | D-36244 Bad Hersfeld gpsr@libri.de |
Wie gefällt Ihnen unser Shop?